Amos 7:16

16 aNoolwekyo ggwe wuliriza ekigambo kya Mukama. Ogamba nti,

“ ‘Towa bunnabbi bunenya Isirayiri,
era lekaraawo okubuulira ebikwata ku nnyumba ya Isaaka.’ 
Copyright information for LugEEEE